Okwekennenya Engeri Litulica W’oluganda Gy’ayambamu Okuzimbe Empisa Z’abayizi Ku Ddaala Lya Nsenvuddeko.
Loading...
Date
2017-09
Authors
Journal Title
Journal ISSN
Volume Title
Publisher
Kampala International University, School of Education, Open and Distance and E-learning
Abstract
Okunoonyereza kuno kugenda ku kolebwa mu disitulikiti ye Kampala
mugombolola lye Makindye. Era kwa kwetoolorera ku nsonga ezireetedde
abavubuka obutettanira byabuwangwa bwabwe mu masomero ga ssekendule
ku ddaala lya Nsenvuddeko, nga essira lya kusibwa ku bayizi basiniya
eyookutaano n’omukaaga wamu n’abasomesa abamanyi obulungi ku
byobuwangwa byabwe.
Bano be balondeddwa olw’ensonga nti bangi kubo ball mu myaka wakati we
kumi n’omunaana okutuuka kw’abiri era nga bava mu bitundu eby’enjawulo
mu Buganda, ate nga ekitundu ekirondeddwa mulimu amasomero
agawererako ddala agasomesa olulimi Oluganda era nga omunoonyereza
mwasibuka ekintu ekijj a okunyanguyiza okunoonyereza kuno
Description
Ebbago Lyokunoonyereza Okutuukiriza Ebisanyizo Bya Diguli Y’obusomese (Bachelor Of Arts With Education) Eya Ssettendekero Lya Kampala International University.
Keywords
Empisa