Okwekeneenya ensonga eziviirako abasomesa wamu n’abayizi b’olulimi oluganda okuvvoolwa mu masomero aga ssiniya.
Loading...
Date
2018-08
Authors
Journal Title
Journal ISSN
Volume Title
Publisher
Kampala International University,College of Education
Abstract
Okunoonyereza kuno kwesigamizibwa ku mutwe ogugamba nti okwekkenneenya ensonga
eziviirako abayizi wamu an’abasomesa b’olulimi Oluganda okuvvoolwa mumasomero aga
siniya.
Omunoonyereza yeeyambisa enkola eya akannyonnyozi okusobola okuzuula ensonga eziviirako
abayizi wamu n’abasomesa b’olulimi Oluganda okuvvoolwa mu masomero aga ssiniya.
Omunoonyereza yakozesa abasomesa kkumi na bataano (15) nga bava mu Mukono Ddisitulikiti
mu kibuga ky’eMukono wamu n’abayizi amakumi abiri (20) aba siniya eyookuna, eyookutaano
wamu neeyoomukaaga
Description
Alipoota y’okunoonyereza olw’okutuukiriza
ebisaanyizo bya ddiguli ey’eby’enjigiriza mu Kampala
International University
Keywords
Ensonga, Abasomesa, Abayizi