Engeri okusoma ebyobuwangwa ku ddala lya sekendule gye kusobozesaamu abayizi okukuuma obutonde bw’ensi

dc.contributor.authorSsemanda, Arapha
dc.date.accessioned2019-11-11T08:24:46Z
dc.date.available2019-11-11T08:24:46Z
dc.date.issued2017-08
dc.descriptionA lipoota y’okunoonyereza olw’okutuukir!za ebisaanyizo bya ddiguli y’obusomesa esookerwako eya settendekero w’e Kampala International Universityen_US
dc.description.abstractOkunoonyereza kuno kuli ku mutwe: “Engeri okusoma ebyobuwangwa ku ddaala lya sekendule gye kusobozesaamu abayizi okukuuma obutonde bw’ensi.’ Noolwekyo kwagenderera kuzuula ngeri ebyobuwangwa by’Abaganda ebisomesebwa mu sekendule gye bisobozesaamu abayizi okukuuma obutonde bw’ensi. Oluvannyuma lw1omunoonyereza okulaba obwetaavu bw’okunoonyereza ku mutwe guno yabaga ebigendererwa byagwo, n’aggyamu ebibuuzo, era nga bino bye byamulunnamya mu kunoonyereza kwe nga afuba okubifunira ebyokuddamu ebituufu era ebyesigika. Omunoonyereza yasoma ebitabo ebiwerera ddala, nateekateeka bulungi ebbago ly’okunoonyereza kuno. Ebbago bwe lyamala okukkirizibwa era n’aweebwa nebbaluwa ennyanjuzi okuva mu kitongole kyEby’ennimi n’Empuliziganya mu settendekero wa KIU yatuukirira abantu ab’enjawulo abawerera ddala abaali babaddeko abayizi b’olulimi Oluganda ku ddaala lya sekendule okusobola okubafunamu eby’okuddamu ebyali byetaagisa okuzuula. Oluvanyuma, omunoonyereza yeekeneenya ebyaktnynaanyizibwa era nabiyungulula ko n’okubitaputa mu ngeri ey’ekikugu. Okusinziira ku byava mu kunoonyereza kuno, kyakakasibwa nti omulanga gwensi yonna ogw’okudobonkana kw’ embeera y’obudde, ko n’okufaafaagana kwobutonde bwensi mu ngeri endala zonna, gusobola okwanukulwa obulungi okuyita mu nsomesa yebyobuwangwa eyomulembe mu bantu ab~enjawu1o mu masomero nebweru wamasomero okusobola okubataba mu kaweefube w’okukuurna obutonde bwensi awatali kubakatuubiriza. Ebyazuulibwa biwerako era nga birambikiddwa bulungi mu alipoota eno. Bya mugaso nnyo ed abantu bonna abafaayo en ensi, okwo ssaako abanoonyereza ku by’obutonde bw’ensi, ko n’abanoonyereza ku byobuwangwa okutwalira awamu.en_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12306/2491
dc.language.isoenen_US
dc.publisherKampala International University ,College of Educationen_US
dc.subjectEbyobuwangwaen_US
dc.subjectAbayizien_US
dc.titleEngeri okusoma ebyobuwangwa ku ddala lya sekendule gye kusobozesaamu abayizi okukuuma obutonde bw’ensien_US
dc.typeOtheren_US
Files
Original bundle
Now showing 1 - 1 of 1
Loading...
Thumbnail Image
Name:
Ssemanda Arapha.pdf
Size:
5.14 MB
Format:
Adobe Portable Document Format
Description:
Full text
License bundle
Now showing 1 - 1 of 1
Loading...
Thumbnail Image
Name:
license.txt
Size:
1.71 KB
Format:
Item-specific license agreed upon to submission
Description: