Okwekeneenya ebizibu abayizi ba Kampala International University bye basanga mu mpuliziganya

dc.contributor.authorTagulwa, Madina
dc.date.accessioned2020-07-13T09:22:12Z
dc.date.available2020-07-13T09:22:12Z
dc.date.issued2010-11
dc.descriptionAlipoota y'okunoonyereza olw'okutuukiriza ebisaanyizo bya Ddigulieya Bachelor of Arts with Education mu Kampala International Universityen_US
dc.description.abstractOkunoonyereza kuno kweesigama ku mutwe; "Okweekeneenya Ebizibu Abayizi ba Kampala International University bye basanga mu mpuliziganya." Okunoonyereza kuno kweesigama mu ttendekero lya Kampala International University okuviira ddala ku bayizi b'omwaka ogusooka (1st Year) okutuuka ku gw'okusatu ate wamu n'abo abaakuba oluku mu mutwe emisomo gyabwe. Ettendekero lya Kampala International University lissangibwa Kansanga mu Ggombolola y'e Makindye mu disitulikiti ye Kampala. Omunoonyereza yeekeneenya ebizibu abayizi mu ttendekero eryo waggulu bye basanga mu mpuliziganya nga mwe muli abayizi wamu n'abasomesa (lecturers) okwekwata omusobooza, ekikula ky'omuntu gamba ng'entunula embi, embeera y'obudde ng'enkuba, endowooza z'abantu ab'enjawulo, obutaba na kwagala okuva ku kyokola, eby'obufuzi, embeera y'omuntu embi, obufunda bw'ettendekero lino, obulemu ku mubiri gw'omuntu, n'ebizibu ebirala nga bwebiri mu bulambulukufu mu maaso eyo.Omunoonyereza yeeyambisa ebibuuzo ebyogere ng'abuuza abayizi ebizibu byebasanga mu mpuliziganya.en_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12306/7707
dc.language.isoenen_US
dc.publisherKampala International University, College of Education Open and Distance Learningen_US
dc.subjectEbizibuen_US
dc.subjectabayizien_US
dc.subjectMpuliziganyaen_US
dc.titleOkwekeneenya ebizibu abayizi ba Kampala International University bye basanga mu mpuliziganyaen_US
dc.typeOtheren_US
Files
Original bundle
Now showing 1 - 1 of 1
Loading...
Thumbnail Image
Name:
img-0153.pdf
Size:
651.31 KB
Format:
Adobe Portable Document Format
Description:
Full text
License bundle
Now showing 1 - 1 of 1
Loading...
Thumbnail Image
Name:
license.txt
Size:
1.71 KB
Format:
Item-specific license agreed upon to submission
Description: